| Embaga
Etuuse!
Kabaka
Mutebi eggulo yakoze egimu ku mikolo egisembayo egyo'kwetegekera
embaga ye ne Sylivia Nagginda eneebaawa enkya. Mo
mikolo gino mwe mwabadde Kabaka ne Nnabagereka okulabikako eri
Obuganda mu Luktiko e Namirembe okwegeza mu kukumba nga bali ne
bakalabaaliba n'emperekeze zabwe. Zino
zolaaba z'entebe z'abagole kwe banatuula mu Lutikko e Namirembe
enkya. Kabaka ne
Nnbagereka baawoomye nnyo nag batimbaganye akamwenyumwenyu nga
bwe balina okulabika enkya. Emperekeze
z'embaga ya kabaka zezino zolabako. Mariam Bamundaga (ku kkono),
Monique Codjoe (mu makkati) ne Juliet Luswata (sembye ku ddyo).
Ali mu kimyuffu ye Kate Bamundaga, Ssenga wa Nnabagereka. Kabaka
ng'avudde mu kukumba yasisinkanye abaana b'Engoma ya Ankole mu
Lubiri e Banda be yategezezza nti yesunga olunaku Gavumenti
lw'eneebadiza ebyabwe nabo beeyagale. "Mu Buganda
twadizibwa ebyaffe ebisinga obungi, mu ngeri y'emu twagaliza
Ankole n'abantu abalala abalina obufuzi obwensikirano
okuddizibwa ebyebwe", Kabaka bwe yategezezza. . Abalangira
ba Ankole baakulembedwa Omulangira John Barigye ng'ali ne Maj.
Gen. Elly Tumwine era baawadeyo ente munaana, effumu lyebagambye
nti limukulisa obuwuulu, entebe bbiri n'ekifanaanyi ekisiige
ekyamutonedwa Maj. Gen. Elly Tumwine. Mutebi
gifts flood Mengo -
---
With just two days left to Kabaka Mutebi's wedding, thousands of
people are still thronging Bulange to make their last minute
contributions. From morning to evening, Katikiro Mulwanyamuli
Ssemwogerere's office on the first floor of Bulange is besieged
with people queing to deliver the "Makula" (royal
gifts).
The
usually deserted Kabakanjagala Road was a beehive activity. The
people line up the road from morning till evening selling gifts,
photos of the royal couples and others selling edibles.
Last
week the Katikkiro told journalists that he now rarely does any
work apart from receiving gifts. "On average I now shake
hands with about six hundred people everyday" Mulwanyamuli
said. Kabaka
Ronald Muwenda Mutebi II, continues to follow in his father's
foot steps in embracing all Buganda and Uganda.
Kabaka
Mutebi is a lover and supporter of sports just like his father
King Sir,Frederick Edward Muteesa II, who excelled in cricket,
soccer and Archery. Here
in the picture, King Sir, Frederick Edward Muteesa dressed in
full honour as qualified Military Officer. King
Sir, Frederick Edward Muteesa was highly praised for his
articulate mind, far reaching vision and his smartness,
qualities that established a strong foundation for Buganda
Kingdom. Sir Edward Muteesa's smartness and love for class is
evident in the style of the Twekobe that he built. Although run
down and plundered by those who were enemies of the Kingdom, the
Lubiri Palace and Twekobe remain center of attraction and
admiration to whoever visits them. Here
in the picture are Sarah Kisosonkole (Kabaka Mutebi's
mother(left) and Damali Kisosonkole (extreme right). 
Kabaka
Mutebi in his last public action as a bachelor at the recent
Ekitoobero Mbaga in Nakivubo. Mutebi waves to the people as
awaits his wedding tomorrow. Kiganda
dancers seen here entertaining the Kabaka at Nakivubo Stadium
during the Ekitobeero Mbaga celebrations.
Royal
Makula ©
Uganda Newswire |